Zabbuli 134
Oluyimba nga balinnya amadaala.
1 Mulabe, mutendereze Mukama , mmwe mwenna abaddu ba Mukama ,
abaweereza ekiro mu nnyumba ya Mukama .
2 Mugolole emikono gyammwe mu kifo ekitukuvu,
mutendereze Mukama .
3 Mukama eyakola eggulu n’ensi